Connect with us

National News

Vva Ku Hajat Namyalo Abagheto Banaabidde Gashumba Maaso

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

VVA KUNAMYALO

Abavubuka nabakyala abawangalira mubitundu byenzigotta bakedde kwesuulamu jjulume nebakwatta ebipande ebyoleka obutali bumativu bwabwe eri munnabyabufuzi Frank Gashumba ggwebagamba nti asuuse okuvuma omuwabuzi wa pulezidenti era Akulira woofiisi ye ekyambogo.

Banno ababadde bakulembeddwamu Viola Namakata amanyidwa nga Mc Voila bategezeeza nti Namyalo yomu kubantu abakoze ennyo okulaba nga bakyusa obulamu bwabwe Kyokka kibewunyisa okulaba nga atandiise okujolongebwa.

Bino bizeewo oluvanyuma lwakooti yekitongole ekivunanyizibwa kukuwandiisa ebitongole okugoba omusango Gashumba gweyatwalayo nga awawabira hajjat hadijjah Namyalo okukozesa engombo ya MZEE TOVA KU MAIN Waze wabaawo ebigambo ebyogerwa Frank Gashumba nga alaga obutali bumati kunsaalawo Eno.

ALSO READ  Bishop Barnabas Tibaijuka receives president Museveni's Car Donation

Ebigambo binno by’ebimu kubizzadde akabaate ,abakyala abawangalira mubitundu byenzigotta byebagamba nti bityobola ekifananyi Kya Hajjat Namyalo kubanga akoze nnyo okukyusa obulamu bwabwe nga abawa ebyalaani,ebyuma bya saluni,engeyo n’ebintu ebirala songa ye Gashumba talina nyo kyagatta kubukulembeze bwa Pulezidenti Museveni okujjako okwogera ebigambo ebitagatako ku Uganda yaffe

Banno bagala omukulembeze w’eggwanga aveeyo mangu akome ku Gashumba oba si ekyo bagenda kukolawo akatiisa era balabudde Gashumba okukomya ebigambo byayogera ku hajjat.

Banno bagala Gashumba aveeyo abalage ebintu byagamba nti yabigula nga agenda kukuba t-shirt za Nrm .

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending