Connect with us

Politics

Temugwaamu Manyi Mukole Tuzimbe awaka ,Omubaka wa NUP mu Mukono South Agumizza Bana Uganda mu Canada

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Omubaka wa National Unity Platform mu mukono south akyadeko ku Dominion church mu Toronto era nga wano bana uganda abasinga obungi webatukira nga banonya obubudamu mu Gwanga lya canada.

wano waliwo bana uganda nga 200 mukiseera kino.Male wilson abakubiriza obuterabira waka era okukola obutawera okulaba nga awaka kibera ekifo eky’esimisa.Omubaka male era abagabudde neky’egulo .

ye omutandisi w’ekanisa eno omusumba kazibwe yebaziza nnyo male olw’okulumilirwa bana uganda bane nagamba nti omulimu gwokuyamba abalala Kyabwakatonda era ye agutwala nga mukisa gwamanyi okubeera omuweleza nasaba abantu bonna obutagwaamu Suubi naddala ngabagenze kumawanga .

Bino byonna Omubaka Male abituseeko kulugendo lwaliiko nomukulembeze wekibiina Kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu mwebatagidde amawanga agenjawulo mukubunyisa enjiri ya NUP mubanansi Abali ebunayiila .

ALSO READ  LOP Mathis Mpuuga Nsamba Fumes Back to Speaker AAA

“Ndabye Ebintu bingi Mumawanga agakuze nsuubiza abantu bange Abe Mukono South nkomawo tulabe ngatwesitula ngenkola yaffe bweri era mbasubiza tugenda kulaba ku Uganda eyeyagaza Male Bwategezza “

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending