Omuyimbi Jose Chameleone ali mu mbeera mbi era ali ku kitanda mu ggwanga lya America. Chameleone yali yagenda mu America omwezi oguwedde mu June, 2023 okwetaba ku matikkira...
Poliisi etandiise okunoonyereza okuzuula ekituufu ku nfa y’omuyimbi Donozio Ainebyoona abadde amanyikiddwa nga Donz Entuuha. Donz Entuuha y’omu ku bayimbi abanene mu bitundu bye Mbarara kyokka omulambo...