Connect with us

News

Olutalo lwa Nokia ne Iphone lweyongeddemu ebuggumu Victoria university Ebiyingiddemu

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Mukawefube owokulabanga ebitone byongerwa okusitulibwa wamu nokwongera okuyitimusibwa etendekero elya Victoria University livudeyo nelitegekawo empaka za kiyite music battle enyimba wakati wabayimbi okuli Cindalera Sanyu amanyiddwanga Cindy wamu ne Sheeba Kalungi ngono ye ambassador wa Victoria University ngekimu kubigendelerwa byetendekero lino okukwatilako banabitono.

Bwabadde ayogerako eri banamawulire wali ku Victoria University mu kampala amyuka akulembera etendekero lino ngono ye Lawrence Muganga agambye nti Victoria University yavayo okulabanga bayambako banabitono nokulabanga bagatta etoffali ku music wa Uganda.Byte Lawrence Muganga ategezezza nga music battle eno weri eyokubeerawo nga 15 omwezi ogujja kukisaawe kyamefuga ekololo ngazakubeerawo oluvanyuma lwamatikila agetendekero lino agokuberawonga 14 omwezi gwegumu.Byte Abayimbi bombiriri Sheeba Kalungi ne Cindalera baluddenga balina obutakanya wabulanga bakulabikako ku stage yemu omulundi gwabwe ogusokedde ddala.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending