Connect with us

Celebrity News

Okumaliliza ekisaawe kye Nakivubo kweyongeddemu ebuggumu,Laba Aketalo ewomuggaga Ham.

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Ebuggumu lyokumaliliza ekisaawe kye Nakivubo lyeyongedde ddala buli lukya wokuba eliiso kukisaawe kye Nakivubo obugaana Esanyu noyongela okufuna eSsuubi olwengeri omulimu gyegukwatibwamu okufuba okulaba ngakimalilizibwa.Kino ngakizimbwa Omuggaga Hamis Kiggundu amanyidwa enyo nga Ham kisuubirwa okutuuza abantu 35000 bwekinaaba kijidwako engalo.

Jukira binoKino kyayitibwanga Nakivubo war Memorial Stadium ngakyagulwawo nga 1/04/1926 wabula kyaddamu okuddabilizibwa mumwaka gwa 1954 nekidibwamu mu 2013 Saako 2017 kubanga kyagalwawo mumwaka gwa 2015.

Mukutwaliza Awamu kino kitudde kubugazi bwayiika 12 okuli awanakolebwa Ebyemizanyo,abantu webanatuulanga,ebifo awakyamirwa nobufo awokwewumuza nebilabo byemmere Eri abanakozesa ekisaawe kino .Gyebuvuddeko mukwogerako nawomye omutwe mukuzimba ekisaawe kino Omuggaga Ham”Tusuubirwa okumalako omwaka Gunno ngatukigguddewo era tusaba Bana Uganda okubeera ngabalindilila bweyategeeza.

ALSO READ  Govt suspends study loans over financial constraints

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending