Education
Mubeere Besimbu ngamutambula mubulamu Fr.Antony Musaala Alungamizza Aba Seeta High School S6.

Nga ebula enaku mbale ebigezo bya senior eyomukaaga bitandike wona mugwanga, olwaleero libade sanyu gyelere ku somero lya seeta high school green campus nga bawongayo abayizi nga emu ku mpisa ya masomero ga seeta
Omukolo ogwokusabira abayizi gukulembedwamu Father Anthony Musaala Alideki nga gwetabiddwako abayizi,abasomesa nabazadde
Mububaka bwe Father Anthony ategezeza abaana nti bona bayina omukisa gwokuwangula wabula nga betaaga basabe omukama okubalungamya wa awatuufu awali omukisa gwabwe ngakino buli muntu kyeyetaaga okusobola okubeera owomugaso.”Tewali muntu atalina mukisa Munsi Muno wabula kyetagiisa okusaba omukama akuyambe okumanya ebisumuluzo byomukisa gwo “Fr.Musaala bwategezeza.

Asinzidde wano navumirira enguzi nobufere obususe mu gwanga nakutira abayizi maaso gyebalaga okubyewala kubanga agamba bino biza nyo egwanga emabega kubanga katonda tayagala bantu bakuusa nabasaba nti
omuntu osobola okuwangula ngoli wamazima

Ye omukulu we somero lino Mwami Paul Alibundi ategezeza nti bakutuuza abaana ba S6 170 nakakasa nti mumativu kulwomusingi omugumu kwebazimbide abaana bano ogwo’kutya Katonda nobunyikivu nabakubiriza okwekiririzamu wano abamu kubayizi abagenda okutuula ebigezo bino bogedde kusomozebwa kwomugala akwabayisa obubi abasinga baddamu ebibiina


-
National News2 months ago
Abawayiliza Rev Canon Godfrey Kasana Nasazibwamu Basattila Laba bwebasobedwa
-
News4 months ago
Breaking News!Ugandan Government extends Terms for LC1 and LC2
-
National News5 months ago
Businessman Aponye dies in car crash in Ntungamo
-
Celebrity News5 months ago
Jose Chameleone bamuwadde ekitanda mu America, taata abotodde ebyama ku bulwadde
-
Education5 months ago
Lilian Mbabazi Over the Moon as Son she Sired with Late Mowzey Radio Joins Secondary School
-
Entertainment5 months ago
Bebe Cool Pledges to Help Bedridden Da Mighty Family Comedian Sammy
-
Celebrity News5 months ago
Eyazilwanako pulezidenti Lanek Ayimbye Oluyimba lwennimi Neluchamula Bana Uganda Mbu Lwandisinga eza Alien skin
-
News4 months ago
Retired Police Officer Sam Omala Joins Private Security,Mukula Speaks Out