Connect with us

Education

Mubeere Bavumu Temutya,Rev Father Wamala Asabidde Aba S4 ya Seeta High School.

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Bwanamukulu wa Mulaje Parish mu saaza  lya kasana luwero Rev.Father.Doctor Wamala Gerald akutiide  abayizi ba siniya eyokuna nga bagenda okola ebigezo ebyakamalirizo okubeera abayiiya nokukola ennyo basobola okuwangula

 

Abade ku somero lya Seeta High Mbalala Campus mu district ye Mukono gyawongedeyo abayizi ba siniya eyokuna mikono gyakatonda nga bagenda okola ebigezo byakamalirizo kibasobozese okukola obulungi 

Ono abakubiriza okubera abavumu bejemu okutya yade nga ebisoomoza bingi era nabasaba okulembezanga Katonda mu buli kimu 

Omukulu we somero lino Boniface Ssemakalu abebaziza olwokubera nomutima gwobwaseluganda nga ategezeza nti bano bakwatirako munabwe eyali elemeredwa okusasula ebisale byesomero nebekolamu omulimu nga abayizi nebamusasulira term namba bwatyo nabasaba obutakyuusa nkola yamutima guyamba Balala

ALSO READ  Islamic Unity week conference takes place at Al-Mustafa Islamic College kyengera.

P

obutakyuus

Ono asabye abazadde obutatitibya baana nga baaze ewaka era nasaba abaana okwekwata katonda bakole kyebayina okola kuba ogwabwe nga abasomesa bagukoze 

Advertisement

Misa yetabyemu banadini,abasomesa,abazadde nabayizi era oluwedde bano basazze cake gyebagabudde abantu 

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending