Connect with us

National News

Hon Charles Tebandeke Mwenyamivu Kulwendoolito zettaka ezisuse mu Kayunga Bbaale Bibiino

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Omubaka mu palamenti owessaza lye bbale Charles Tebandeke asomozeza bakulembeze bane nga agamba nti bebaviriddeko endoliito mu kayunga okweyongera olwokulemererwa okubuliira nga abatuuze amazima.

Tebandeke bwabadde ayogerako eri abatuuze kukyaalo bukerere mu gombolola ye Kayonza mu district ye kayunga nga belura empenda okumanya wa abatuuze webayita nomuyindi Neherika Farm wasinzidde nategeza nti singa abakulembeze tebejjemu nkola yakozesa lurimi lwabyabufuzi banji ku banna Uganda ettaka lyabwe lya kubibbwa.

Ettaka eryogerwako liweza acres 127ngakutuddeko abatuuze abasoba mu 200.

Ye akuliira abapunta mu district ye kayunga Simon Peter Ssenfuka ate ye yenyamidde olwa batuuze abakakana ku ba Savior nebabakaliga emiggo nti kikolwa kikyamu Kubanga agamba bano Baana babwe bebakako nebawutula emiggo songa baba tebalina musango wabula baba bakola mirimu gyebamanyi

A

bamu ku batuuze angabakulembeddwamu ssentebe wabwe byekwaso Moses kibombo nabo baliko byebongedde okunyonyola kunsonga yettaka kwebatudde ngeera Bagamba bakooye okusula ngabakukunadde nga lumonde mubikata kakaano betaaga bwenkanya emirembe gikomewo Mukitundu kyabwe Kuba kwebazalidwa kwebakulidde nolwekyo kibaluma okulaba abagwiira ate ngabagaala basenza lutti ekintu kyebakidde Ensiingo
Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending