Celebrity News
Eyazilwanako pulezidenti Lanek Ayimbye Oluyimba lwennimi Neluchamula Bana Uganda Mbu Lwandisinga eza Alien skin
Eyazilwanako pulezidenti Lanek Ayimbye Oluyimba lwennimi Nelukyamula Abalokole mbu telumanyi za Alien skin
Ebanga lyonna omu kubagamba nti yakulira Abayimbi benyimba Zeddini Amanyidwa enyo nga pulezidenti Lanek kyadaaki Ayimbye Oluyimba lwennimi Nakakasa abababadde bamujelega nokumukolokota nti Simuyimbi era Kati Emundu azijeeyo kugombolola kubanga olumu yeyita Afande Lanek.
Oluyimba lunno olupya alutuumye Kanyimbe Munnimi wama woluwulira lulimu Ennimi ezitera okuwulirwa mukanisa Zabalokole.
“Okwogera Munnimi kyamwoyo era kuvadda kumirembe gya Yesu abayigilizwa bazogera mukisenge ekyawaggulu ebyamagero nebibaawo”Lanek Bwategezeza.
Ono agamba mukaseera Kano omutima gwe gwagaala kuwereza katonda kubanga Atambudde munsi ezenjawulo ngayakava ebulaya naye akilabye ngatewali kisinga kunyuma nga Kuweleza katonda.

Bwetumubuziza lwaki abeera nyo muntalo agambye”Nze Sibeera Muntalo wabula buli kyenkola njagala kulaba ngabayimbi ba Gospel obulamu bwabwe bukyuuka kyova olaba ebanga lyonna Nzisaamu ekyetagisa okulaba nganaffe tusituka naye olumu ekiluma kwekuba ngabanaffe ate benyini batulwanyisa”
kubyoluyimba lwe okusinga eza Alien skin agambye Alien skin Muyimbi wamanyi era tamulinako nsonga yonna naye nti ekyomukisa omulungi bonna bayimba byanjawulo nolwekyo buli omu Awagile Munne Endongo Enyume.
Ono agambye nti munnaku ntonno nyo Oluyimba lwe Lugenda Kuba lwamanyi nyo nokumenyawo Abayimba ebitali byamanyi nyo era Nassaba abantu bonna okumuwagila ngabakozesa buli nkola Esoboka.
Ayagala oduwulira kwata mu link eyo Wansi.
-
National News2 months ago
Abawayiliza Rev Canon Godfrey Kasana Nasazibwamu Basattila Laba bwebasobedwa
-
News4 months ago
Breaking News!Ugandan Government extends Terms for LC1 and LC2
-
National News5 months ago
Businessman Aponye dies in car crash in Ntungamo
-
Celebrity News5 months ago
Jose Chameleone bamuwadde ekitanda mu America, taata abotodde ebyama ku bulwadde
-
Education5 months ago
Lilian Mbabazi Over the Moon as Son she Sired with Late Mowzey Radio Joins Secondary School
-
Entertainment5 months ago
Bebe Cool Pledges to Help Bedridden Da Mighty Family Comedian Sammy
-
News4 months ago
Retired Police Officer Sam Omala Joins Private Security,Mukula Speaks Out
-
Entertainment5 months ago
Celebrities unite to pray for Jose Chameleone’s health