Connect with us

Celebrity News

Enteekateka za Museveni Awooma Zogezza Aba NRM obwama Laba Bwaddayo e’Kololo mukabaga Kamazaalibwa akalala

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Banakibiina Kya NRM batendereza emirimu ne birungi president we ggwanga lino Kaguta Yoweri Museveni Tibuhaburwa byakoledde Uganda bunkya nga akwata Ntebe ya Bukulembeze.Bano nga bakulembedwamu omuyimbi ayimba enyimba eziwana NRM munamasaka Nsereko Emma basinzidde ku kitebe kyekibiina kino e Kyandondo mu Kampala wakati mu ntekateka ezekivulu kyo muyimbi Nsereko Emma Munamasaka ekiriwo nga 16 omwezi guno mu kisawe e Kololo era nga mazalibwa ga president Museveni.

Nsereko Emma atendereza ebirungi Omukulembeze byaze akola omuli okukomyawo obwa Kabaka, enkulakulana, okutumbula ebyobulamu ne ebyentambula ,ebyokwelinda nebirala bingi .

Omukolo gunno bongeddeko nti gugenda Kuba gwabwerere era bonna abanagwetabako ngabuli kimu kyateredwamu Sente ekibiina Kya NRM ,wabula mbu kumulundi Gunno abayimbi bonna abaze bayimba enyimba za NRM era Eziwaana Museveni naye babadde tebafiridwako ngakuluno bakulya mundago.

ALSO READ  Abazukulu Bakoledde Pulezidenti Museveni Akabaga Kamazaalibwa nebajula Kololo,Abazilwanako Bagudde Mubintu

Kinajukirwa guno gugenda kumulundi gwakubiri nga Mwami Museveni addayo e’Kololo okukuza amazalibwa nga sabiiti ewedde abazukulu ngabakulemberwamu Hajjat Hadijah Namyalo owa ONC bategekera Museveni Akabaga Kamazaalibwa era Abantu baliiyo mubungi nebajuza kololo.

Siteegi Cindy ne Sheebah kwebagenda okuyimbira naffe kwetugenda okuyimbira “Munamasaka Bwategezza”Mungeri yemu ne ssabakunzi wa NRM mu munisipali ye Nansana ate nga ye Ssentebe wa Nabweru south Nankya Dorothy asinzidde wano natendereza enkola ya PDM president Museveni gyeyaleta okulwanyisa Obwavu mu bantu era naye nakowoola banauganda okwetaba mu bikujuko bya mazalibwa go omukulembeze.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending