Connect with us

News

Ekisaawe kye Nakivubo kileese Bana Uganda Akaseko kumatama Naggaga Ham Ayongedde okulaga Omutindo

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Buli lukya wokuba eliiso kukisaawe kye Nakivubo obugaana Esanyu noyongela okufuna eSsuubi olwengeri omulimu gyegukwatibwamu okufuba okulaba ngakimalilizibwa.

Kino ngakizimbwa Omuggaga Hamis Kiggundu amanyidwa enyo nga Ham kisuubirwa okutuuza abantu 35000 bwekinaaba kijidwako engalo.

Jukira bino
Kino kyayitibwanga Nakivubo war Memorial Stadium ngakyagulwawo nga 1/04/1926 wabula kyaddamu okuddabilizibwa mumwaka gwa 1954 nekidibwamu mu 2013 Saako 2017 kubanga kyagalwawo mumwaka gwa 2015.

Mukutwaliza Awamu kino kitudde kubugazi bwayiika 12 okuli awanakolebwa Ebyemizanyo,abantu webanatuulanga,ebifo awakyamirwa nobufo awokwewumuza nebilabo byemmere Eri abanakozesa ekisaawe kino .

Advertisement

Gyebuvuddeko mukwogerako nawomye omutwe mukuzimba ekisaawe kino Omuggaga Ham”Tusuubirwa okumalako omwaka Gunno ngatukigguddewo era tusaba Bana Uganda okubeera ngabalindilila bweyategeeza.

ALSO READ  Aba St Cyprian High School Kyabakadde Banukudde omulanga gwa Ssabasajja Kabaka wabuganda kubulungi Bwansi ngabasemberedde okujjaguza emyaka 25 Laba ekibadde e'Gayaza

Mukaseera Kano kino wetujjide kumpewo ngabatandiise okutekamu omukeeka ogwakazibwako elya “Kapeti”Omuggaga Ham Alaze Embeera bweri ngabwolaba mubifananyi

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending