Connect with us

News

Ebikujuko Byamazaalibwa ga Pulezidenti Museveni Byengedde Owa ONC Akakasizza.

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Bannakibiina Kya NRM batandise e bikujjuko eby’okujaguza amazaalibwa ga ssentebe we kibiina kino era nga ye mukulembeze we ggwanga lino Kaguta Yoweri Museveni Tibuhaburwa ag’emyaaka eNsavu mumwenda nga gano gaakuberawo nga 15/09/2023, wabula nga bano basazeewo gakuza nga 8/09/2023 nga ebikujjuko byakuyindira mu kisaawe e Kololo.

Akulidemu entekateka eze bikujuko bino avunanyizibwa ku office ya Ssentebe we kibiina Hajjat Hadijah Namyalo bwabadde ayogera mulukungana lwa banamawulire ku kisaawe e Kololo ategezeza nti ku lunaku luno bakujukirirako abo abalwana obutaweera okulaba nga gavumenti Eno eri mubuyinza esobola okusomoka omugga Katonga newamba ekibuga Kampala.

Hajjat Namyalo agenze mu maso nategeeza nti era mulunaku luno bakukola ebintu bingi omuli nokuyiga emirimu egyenjawulo gamba nga ebyemikono, okulima ne okulunda nga bino byonna bijja kubaamu ne abaana ba balwanyi.

ALSO READ  Christians abandon church after couple found having sex on altar

Mungeri yeemu ye Mayor wa Kampala Central, Salim Uhuru Nsubuga agambye nti kiba kirungi nnyo okusiima omuntu nga akyali mulamu okusinga okusiima omuntu nga taliiwo nga kino kyekiseera okulaga president Museveni obuwagizi.

Nabagereka, Omukunzi wa NRM asinzidde wano neyebaza president Museveni wamu ne Hajjat Namyalo wabula nasaba nti wabeerewo okulondoola abantu abatuufu abaana ba balwanyi kubanga abantu bangi beeyita kyebatali Sumin era asabye ebisuubizo byonna okutuukirizibwa bweba nga NRM yaakufuna buwanguzi ne okuwangula emitima jabantu.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending