Connect with us

News

EBIBUUZO BYA UBTEB BIFULUMYE OMUWENDO GWABAWALA GWEYONGEDDE MIN MUYINGO ATONGOZA LABA BWEBAKOZE

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

EBYAVA MU BIGEZO BY’ABAYIZI EBY’EMIKONO EBYA UGANDA BUSINESS AND TECHNICAL EXAMINATIONS BOARD (UBTEB) ABAYIZI BYEBAATUULA MU MWEZI OGWA APRIL NE MAY OMWAKA GUNO BIFULUMYE NGA OMUWENDO GW’ABAYIZI ABAYISE GWEYONFEDDE.

BW’ABADDE AFULUMYA EBYAVA MU BIGEZO BINO KU OFFICE OF THE PRESIDENT MU KAMPALA, MINISTER OMUBEEZI OWEBYENJIGIRIZA EBY’AMATENDEKERO AGA WAGGULU OWEK HON DR JOHN CHRYSOSTOM MUYINGO ASANYUKIDDE EKY’ABAANA ABAWALA OKWONGERA OKWETTANIRA AMATENDEKERO AG’EBYEMIKONO, KYOKKA N’AVUMIRIRANNYO EKY’ABAYIZI ABAKYAKOPPA EBIGEZO NGA KIDDIRIDDE EBIGEZO BY’ABAYIZI 42 OKUSAZIBWAMU OLW’OKUKOPPA EBIGEZO

ABAYIZI 13,768 BEEBAAATUULA EBIGEZO NGA KUBANO KWALIKO ABAWALA 8,002 BY’EBITUNDU 57% ATE ABALENZI 5,766 BY’EBITUNDU 43% NGA BAATUULIRA KU BIFO 262 OKWETOOLOOLA EGGWANGA.

ALSO READ  Kampala Queens to host Cecafa rivals in Njeru

SSAABAWANDIISI W’EKITONGOLE KY’EBIGEZO KI UBTEB ONESMUS OYESIGYE AGAMBA EKITONGOLE KYAKWONGERA OKUSAZAAMU EBIBUUZO BY’ABAYIZI ABATAAVE KU MUZE OGW’OKUKOPPA EBIGEZO.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending