Connect with us

National News

Agakagwaawo! Omutuju Alumbye ekanisa ya Pastor Robert Kayanja ne Bomu Bitiisa

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Agakagwaawo!Omutuju Alumbye ekanisa ya Pastor Kayanja ne Bomu.

Amawulire agakagwaawo bwebunkenke obubadde Kukanissa yomusumba Robert Kayanja owa Rubaga Miracle centre cathedral ngabali mukusaba,kabadde kaseera kazibu nyo Eri Abebyokwelinda abakozeseza obukugu bwekika ekyawaggulu okugwa mubulumbaganyi bwabatujju banno.

Okusinziila kumusumba Kayanja ngasinziila ku Tv ye eya Channel 44″Twebaza katonda nti atukuumye obutatibwa Bomu kubanja ngilabyeko namaaso gange era okusinziila kubakugu ebadde egenda kutta abantu bangi wano wategezeeza ngabugaanye Esanyu”

Kigambibwa omutujju Ono aze nekintu ekyefananyiliza emmere wabula ngatebadde mmere katonda ayambye olwebitongole ebikesi ebibadde bilondoola Omutuju Ono .

Omusumba Kayanja Akakasizza nti Ono akwatidwa bomu nebagitulisa era kati atemeza mabega wamitayimbwa .

ALSO READ  Class of 1995,the Airtel IPO is here David Birungi empowers Generation.

Tugenda kwongera okutuusako Ebisingawo.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending