Connect with us

Education

ABAZADDE MUZEEYO ABAANA MUMASOMERO MINISITA MUYINGO ALABUDDE KUBAGENDA OVUNANIBWA

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

MINISTER MU GAVUMENTI EYAWAKATI AVUNANYIZIBWA KU BY’ENJIGIRIZA EBY’AMATENDEKERO AGA WAGGULU OWEK HON DR JOHN CHRYSOSTOM MUYINGO ALABUDDE NGA MINISTRY EY’EBYENJIGIRIZA BWEGENDA OKUTANDIKA EBIKWEKWETO OLUNAKU OLWENKYA OLWA BBALAZA (MONDAY)KU BAZADDE ABATANNAZZA BAANA KU SSOMERO NEWAKUBADDE OLUSOMA OLUGGALAWO OMWAKA KATI LUYINGIDDE SABBIITI EY’OKUSATU,ONO AGAMBA KINAKUWAZA OKULABA NGA WALIWO ABAZADDE ABATANAZAAYO BAANA KUSOMERO SONGA GAVUMENTI EKOZE BULI KISOBOKA OKULABA NGEBISOKELWAKO BITEREDWAYO NGABATALINA BUSOBOZI BUSOMESEZA BAANA MUMASOMERO GABWANANYI BETANILE AGA GAVUMENTI, BUVUNANYIZIBWA BWAFFE OKULABA NGABAANA BEGWANGA LYONNA BADDA MUSOMERO NOLWEKYO TUGENDA KWATAGANA NABAKWASISA AMATEEKA OKUVUNANA ABAZADDE ABATANAZZA BAANA MUMASOMERO

I

MINISTER MUYINGO ASINZIDDE KU KYALO WAKATAAYI MU TOWN COUNCIL YE ZIROBWE MU DISTRICT YE LUWEERO MU MAKA G’OMUGENZI DEO NSEREKO KAYIWA EYALI OMUWI W’AMAGEZI OW’OMUKULEMBEZE W’EGGWANGA EYAFA GYEBUVUDDEKO, GY’ABADDE AGENZE OKUKUBAGIZA AB’ENJU ENO, NEYEEKOKKOLA NNYO ABAZADDE ABALESSE ABAANA OKUTAAYAAYA MU BYALO, KYOKKA NGA BANNAABWE BASOMA.

ALSO READ  Deputy Speaker Tayebwa Caution's MPs on decorum, dressing code

MU NGERI Y’EMU ASABYE ABAVUBUKA MU SSAZA LYE BAMUNANIKA NE BANNA LUWEERO BONNA OKUTWALIRA AWAMU OKUKOZESA ENKUBA ETONNYA EBISEERA BINO OKWENYIGIRA MU BYOBULIMI, NADDALA NGA AKATALE KABULI KIRIME WEKALI MU GGWANGA , KUBANGA AGAMBA ABAVUBUKA BAKOZESE ENKUBA OKULIMA NABAKUTIILA OKWEWALA EBYOBUFUZI MUKASEERA KANO , KUBANGA BULI KINTU KIBA NEKISEERA KYAKYO

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending