Connect with us

News

Abayimbi Sheebah Kalungi ne Cindy Basindanye,Laba Bwebatadde Kampala Kubunkenke omu nadduka

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Abayimbi Sheeba Kalungi ne Cindalera Ssanyu amanyidwa nga Cindy” batadde ekibuga Kampala ku bunkenke ekivirideko akalipagano ke biduka okukwata ku lugudo lwa Jinja road nga entabwe evudde ku lukungana lwa banamawulire omuyimbi Sheeba Kalungi ” Queen Kama” ne Cindalera Ssanyu amanyidwa nga Cindy ku Ssetendekero wa Victoria University.Mulukungana luno abayimbi bano bombi babadde besoya ebibuzo nga wano buli omu alagako mune kyeyekoledewo naki Nyimba ki zalinawo.

Bano bakubeera ne kivulu nga 15/09 mukisawe e Kololo mwebagenda okweragirako mukuyimba nga ekivulu kino kitumidwa YOLO festival Music Battle nga kivujiridwa ssetendekero wa Victoria University.

ALSO READ  Lilian Mbabazi Over the Moon as Son she Sired with Late Mowzey Radio Joins Secondary School

Wabula olukungana luno lugweredde wakati nga bayimbi bano bawanyisiganya ebisongovu ekiwaliriza omuyimbi Sheeba okwekandaga nava mulukungana luno nadduka ekintu ekyongedde ebuggumu ,Sheebah okudduka kivudde kumukozi wa Bukedde Seguya Josephat amanyidwa enyo Nga Pulezidenti wolugambo okuvaayo amusoye ebibuuzo ekimutisiiza nasalowo okwamuka.Wabula abamu kubabadde wo bavumiridde enyambala yomuyimbi Sheebah olumubuziza agambye Baze Kunsonga zakuyimba sosi Ndabika .

Cindy Ayongeddeko nti oluyimba olwasooka mubulamu bwa Sheebah yeyaluwandiika nolwekyo talina kutya kwonna Kuba yeyamutendeeka .Wabula Sheebah Alangidde Cindy Ettima nti oluyimba yamuwandikiila lunafu ngatewali muntu nomu alumanyi olwono enduulu nekubwa okuva mubawagizi ababadde bava kubuli luuyi.

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending