Connect with us

News

Aba St Cyprian High School Kyabakadde Banukudde omulanga gwa Ssabasajja Kabaka wabuganda kubulungi Bwansi ngabasemberedde okujjaguza emyaka 25 Laba ekibadde e’Gayaza

Ssemaganda Moses Hope

Published

on

Aba St Cyprian High School Kyabakadde Banukudde omulanga gwa Ssabasajja Kabaka kubulungi Bwansi ngabasemberedde okujjaguza emyaka 25 Laba ekibadde e’Gayaza.

Nga Ssabasajja Kabaka wabuganda Ronald Muwenda Mutebi 11 Yakamala okujjaguza emyaka 30 ngaali kunamulondo Alamula obuganda omukolo gwaali wali Bulange Mengo kuntandiikwa ya Sabiiti obumu kububakka bwe bweyasimbako enyo essira kwekubiriza abaana ba Buganda obutasuula Nkola ya Bulungi Bwansi gyeyategeeza nti gyegimu kumisingi Buganda kweyimilidde wabula yagenda okwogera bino ngabesomero lya St Cyprian High School Kyabakadde amattu bakunkumudde era munkola eyokwetegekera ebikujjuko byemyaka 25 Bukya Ssomero Litandiika leero Babukereza Nkokola Mukibuga kye Gayaza kunkingizi gyekibuga Kampala okulaba nga Bakiyonja munkola ya Bulungi Bwansi.

ALSO READ  Mulago School of Nursing and Midwifery Efulumiza abasawo Abasuka mu 500 Minisita Muyingo Abawagidde kukyotandiika okusomesa Diguli

Abasomi ababbade bawerela Ddala 200 saako Abasomesa nabamu kubakulembeze mu Gayaza wama omulimu bagukwasiiza Manyi.

Okusinziila kumukulu wessomero Omwami Joseph Kamya Agamba Tebasomesa busomesa Baana wabula batendeka Nabatuuze benkya abalimu akobuntu kubanga Agamba empisa zobuntu zisobolera ddala okufuula omuntu owenjawulo kubantu Abalala nolwekyo abaana be kyabakadde babasaamu omutima ogwokuggasa ebitundu byabwe.

Advertisement

Omu kubasomesa Abakulembeddemu Abaana Omwami Mugambe Martin agamba kino bakikoze mukukoleeza ebikujjuko byemyaka 25 saako nokusiima abantu be Gayaza kubanga bano Bankizo nyo mukutwala abaana kussomero Lino kyagambye nti kibasanyusa nyo okwenyigilamu.

Wano wenyini Ssentebe wabasubuuzi Omwami Richard Musoke bwabuzibwa lwaki ekibuga kisangidwa kikyaafu nyo ategezeza nti balina okusomozebwa kwobutaba namotoka yankaalakalira etambuza kasasiro Ono Yensonga lwaki yetuuma Mukitundu nasaba abakulembeze abalonde basitukilemu babeeko kyebakola

ALSO READ  Ekisaawe kye Nakivubo kileese Bana Uganda Akaseko kumatama Naggaga Ham Ayongedde okulaga Omutindo

Abakulembeze babayizi kussomero lye Kyabakadde bakubiliza Abatuuze okusigala nga beyonja kubanga kigenda kuyamba abantu ababagulako ebintu okwongera okubettanila saako nobulamu bwabwe okuba nga bulamu Bulungi.

Kyabakadde omwaka Gunno Elina ebijaguzo byemyaka 25 era tujja Kuba tukuteegeza Byonna.

Omukyala Agnes Lwanga omuwandiisi wekyalo Asiimye byansuso essomero lino nasabila abaana okubeera ngakatonda abawanguza buli kintu mubulamu bwensi Eno .

Advertisement

Ssemaganda Moses Hope I'm Writter, Anchor, presenter, Influencer in both Mainstream and Social Media Sector, working with Success Tv,Fm, kampalamediatv and Dema Gospel Promotion. To reach me contact 0705847474 Email mozeshope@gmail.com

Advertisement
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Advertisement
Advertisement

Trending